menu

Mobile Search

E Iganga batabukide abaagala okuggyawo nayikondo eri mu luguudo

Abatuuze ku kyalo Bugumba mu district ye Iganga batabuse n’abakulembeze mu kitundu kino abaagala okuggyawo nayikondo yaabwe webabadde bakima amazzi okumala emyaka 14.

Eyewuunyisa nnayikondo eno eri wakati mu luguudo olugenda e Nalambai kyokka bbo abatuuze bategezeezza abakulembeze okufuna engeri endala gyebanaaziyiizamu obubenje sso ssikuggyawo nnayikondo yaabwe.

Latest Additions

No stories yet. Feel free to contribute

Register to become a contributor for the nReport or login to contribute.