menu

Mobile Search

Akabenje e Bwaise: 2 bafiiridde mu lukululana

Waliwo dereeva ne turnboy wa loole eneettissi y’eby’amaguzi abatwaliddwa mu ddwaliro e Mulago nga bali bubi.

Bano loole yaabwe ebadde ettisse mukene, omuceere ne kalonda omulala egaanye okusiba bwebadde ekiriria ku Sir aPOLLO Kaggwa Road - bwetyo nekulugukka okutuuka ku nkulungoi ya Northern By-Pass e Bwayise.

Katonda asaasidde nti oluguudo terubaddeko bayise bangi olwaleero. Akafo kano weegudde mu nnaku z’okukola wabaawo jam mungi bya kitalo - kano ssi kekabenje akasoose okugwa wano ak’engeri eno nga  kazingiramu emotooka eneettissi.

Tags: 





Latest Additions

  • 2 years 2 months
    By
    Benjamin Lutaaya

    test

Register to become a contributor for the nReport or login to contribute.