menu

Mobile Search

Singh Katongole alangiridde nti akomawo mu 2016

Singh Katongole alangiridde nti entebe y’omubaka owa Lubaga North akyagyettaaga nti era mu 2016 akomawo na bumalirirvu.
Singh ono tumusanze mu Lubaga omwo ng’akuza emyaka 29 egy’amaeenunula ga Uganda.
Mu 2011 Katongole yavaako ebigambo ebyazingiramu n’okugugumbula kkooti ku by’okunyaga akalulu k’omubaka oluvanyuma akawangulwa Moses Kasibante. 
Tags: PoliticsKampala

Register to become a contributor for the nReport or login to contribute.